Philippians 2:9-11


9 aKatonda kyeyava amugulumiza,
n’amuwa erinnya erisinga amannya gonna;
10 bbuli vviivi ery’abo abali mu ggulu n’abali ku nsi,
era n’abali wansi w’ensi liryoke lifukaamirirenga erinnya lya Yesu,
11 cera buli lulimi lwatulenga nga Yesu Kristo ye Mukama,
Katonda Kitaffe aweebwe ekitiibwa.
Copyright information for LugEEEE